Paalimenti Tetudde Kuteesa Kubya Kafeero

0
723

Embeera ebadde ya bunkeke ku palamenti akawungeezi ka leero Sipiika Kadaga bwaganye okukubiriza olutula olubadde lugenda okuyisa ekiteeso ky’omubaka Kafeero Ssekitoleko eky’enongosereza okuyuksa emyaka abalamuzi kwebalina okuwummulira.
Ate omubaka Ssekitoleko nnnyini kiteeso omutima gumukubira mu mutwe ng’gamba nti eriyo abantu abatandise okumutiisa nga bwebagenda bamutte.