Poliisi Ekutte Omusawo Asobya ku Bakazi E Kibiri

0
1052

Waliwo omusajja abadde yeyita owa Boda Boda kyoka nga musawo wa kinansi akwatiddwa poliisi ye Kibiri nga bamulanga gwa kwekakatika ku mukazi lwampaka.
Mungeri yemu waliwo n’omulala akwatiddwa ngono yabbye emitwalo amakumi attaano naye webamukwatidde ngalinako 25 endala kitegezeddwa nti abadde amaze okuzisasanya ku bakazi bano abalenga akaboozi ak’ekikulu.