Poliisi Esse Ababbi Beemundu

0
709

Poliisi evunaanyizibwa ku kuyigga ababbi eya Flying Squad eriko abazigu bana beesindiridde amasasi agabaggye mu budde, nga bano bebasuubirwa nti beebadde bateega abantu nebababba. Poliisi bano yabasanze mu maka agamu e ndejje nga bawummuddemu, nekyazzeeko kwekubasindirira amasasi.