Poliisi Eyodde Abaana Abatasoma e Masaka

0
654

Police e Masaka ekoze ekikwekweto n’eyoola abaana abasangiddwa nga batayaaya mu biseera eby’okusoma.
Ekikwekweto kiyindidde ku mwalo gw’e Bukakkata, ng’abaana bano mu kifo ky’okusoma babadde bavuba, n’okukola obulimulimu.
Ekikwekweto kino tekitalizza bazadde b’abaana bano.