Poliisi Ezudde Emmundu Ewa Ssemaka e Iganga

0
944

Poliisi e Iganga eriko ekikwekweto ky’ekoze okufuuza abamenyi bamateeka okukakana ng’ezudde emundu bbiri, wabula ng’emu esaangiddwa ewa Ssemaka omu abantu gwebabadde tebayinza yadde okusubiriza nti y’omu kwabo ababadde babasuza ku teebukye.