Sabasajja Akuzizza Amatikira Aga 23

0
2053

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri asiimye obumu n’omukwano ebikumidde abantu ba Buganda ku lugendo lw’okuza Buganda ku ntiko.
Magulu nnyondo abakutiide okukuuma omutima guno, kyakakasa nti mpagi luwagga munkulakulana y’obwakabaka.
Kabaka abadde ajaganya okuweza emyaka 23 ku Namulondo ya Bajajja be ng’alamula, emikolo egikwatiddwa mu ssaza ly’erye Butambala, ngeno obuganda gyebukunganidde.