Ssente Ey'awamu Ejja mu East Africa

0
665

Bannekkolera gyange aba kuno baanirizza enteekateeka za bbanka enkulu mu mawanga g’obuvanjuba bwa Africa ez’okutandika okukozesa ensimbi eza wamu okusobola okukendeeza ddoola mu mirimu gyabwe. Bakakasa nti enkola eno era yaakunyweza n’okutumbula omulimu gw’omusuubuzi mu mawanga gano.