Temuboola Nsimbi – Banka Enkulu

0
598

Banji ku banayuganda bwobawa olw’ataano bajula lukuba, naye okimanyi nti gwe agaana ssente zino oba omenya mateeka?.
Bank ya Uganda enkulu erabudde nti netefutefu okuvunana omuntu yena awebwa ssente nadda mu kuzigaana nti zagwako dda, kyoka nga bank tekirangirirangako.