Temukkirizza Ekibba Ttaka – Besigye

0
1056

Munna FDC, Dr. Warren Kizza Besigye akubye ebituli mu kiteeso ky’e Kyankwanzi ekigenderera okukyusa mu tteeka ly’ettaka liwe Gavumenti obuyinza okwezza ettaka lyonna lyeba eyagadde okukolerako emirimu egy’enkulaakulana. Besigye agamba nti kino kigendereddwamu kuggyako Bannayuganda eky’obugagga kyokka gyebalina.