Temulonda Bavuganya Mukakiiko – Kigundu

0
1047

Akakiiko k’ebyokulonda kavuddeyo nekalabula ebibiina by’ebyobufuzi ebigenda okwetaba mu kulonda mu distulikiti empya nti tebigeza nebirowooza ku ky’okutwala abantu mu bitundu ebyo mbu bakuuma bululu.
Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Ying. Dr Badru Kigundu agamba poliisi emaze okunyweza ebyokwerinda mu bitundu ebyo nga mpaawo muntu agenda kukola ffujjo mu biseera by’okulonda.