Teri Kunywa Mwenge ku Z'aMasaza

0
1118

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri Obuganda ku lw’omukaaga luno, ng’aggalawo empaka z’amasaza ga Buganda.
Empaka zino za kunyumira mu kisaawe Namboole, nga ku luno Buddu yaakuttunka ne Gomba mu mpaka ez’akamalirizo.