Ttiimu Eyagenda ku Olympics Ekomyewo

0
488

Olwaleero ttiimu eyakiikirira Uganda mu mpaka za Olympics mu kibuga Rio ekya Brazil lwetonnye ku butaka, wabula bano bakommyewo mu kimpowooze obutafaananako nga bweguzze guba emabega naddala ku mulundi omuddusi Stephen Kiprotich lweyadda n’omudaali gwa zaabu.