Ttiimu ya Uganda Cranes Etandise Okutendekebwa

0
663

Tiimu y’eggwanga the Cranes olwalero lw’etandise okutendekebwa mu kw’etegekera omupiira ogwa vaawo mpiteewo ne Comoros nga nnya omwezi ogujja.
Wabula y’omutendesi wa tiimu eno micho agamba nti tali ku bunkenke mungeri yonna era nakubiriza nabasambi okuba abakakamu.