UBOS: Omuwendo Gwebizimbisibwa Zirinnye

0
709

Ekitongole ky’eggwanga eky’byemiwendo ekya Ubos kifulumizza bbeeyi y’ebizimbisibwa nga bw’eyimiridde olwaleero nga ebizuuliddwa biraga nti ebintu bino bukyali ku buseere nnyo.
UBOS mukunoonyereza kwayo egamba nti bwogeraageranya bbeeyi y’ebintu nga ssementi, emitayimbwa n’ebirala bweyali mu biseera bwebiti eby’omwaka oguwedde nebwebiri olwaleero, kati omuntu yenna azimba alina okwesiba ebbiri.

TagsUBOS