Uganda Siyakutwala Magye mu South Sudan

0
622

Uganda ekalambidde nti siyakutwala magye gaayo aga UPDF mu ggwanga erya south sudan okuzzaayo emirembe, newankubadde omukago gwa IGAD gwasazeewo nti amawanga g’omuliraano gaweereza amagye.
Joyce baagala ayogedde n’omuduumizi w’aamagye ag’okuttaka maj. Gen. david Muhoozi n’agamba nti teri Uganda kuzza magye mu south sudan.