UMEME: Obubbi mu Masannyalaze Bulinnye

0
697

Ekitongle ky’amasannyalaze ekya UMEME kyekokkodde abantu b’omubbendobendo ly’e Masaka, Mbarara n’ebitundu ebiriraanyewo nga babba ebyuma n’ebintu byabwe byebakozesa okusaasaanya amasanyalaze.
Umeme egamba nti bafiirwa obuwumbi obusoba mu 100 buli mwaka mu ngeri eyamancoolo bweti olwo nebakosebwa ne munpeera zaabwe.

TagsUMEME