Villa Yeesunga Liigi, Yeetegese Luno

0
653

Ttiimu ya SC Villa eyongedde okwenyweza nga yeetegekera okwambalagana ne ttiimu ya Sadolin mu mpaka za Azam Premier League ezaali zakajjibwako akawuuwo.
Okusnziira ku Deo Serwadda omutendesi wa Villa, essuubi libali mu luzannya luno oluvannyuma lw’okugwa amaliri n’eya Police FC ekyabakosamu kyokka akakasa nti bakudda engulu ssinga omuzannyo oguddako bagugoba.