UPDF: Baabano Abagenda Okuzimba Oluguudo Lw'egaali Lw'omuka

0
984

Eggye lya UPDF liyungudde ekibinja kya ba yingiyiniya ne bamakanika 159 abagenda okuzimba oluguudo lw’eggaali y’omukka olwa standard gauge railway olugenda okuyita mu Uganda.
Bano kati bawezezza ekibinja kya yinginiya ba UPDF 559 abalinze okutandika okukola omulimu guno. Basoose kuddamu kubangulwa ku tteeko y’ebyenguudo e Tororo.

TagsUPDF