Ababaka Bazinzeeko Kikuubo

0
986

Akakiiko ka paalimenti akalondoola eby’obusuubuzi mu bbanga ely’emyezi esatu egijja, kasuubira okubaako ennongosereza zekakola okusobola okutangaaza ku ngeri abagwira naddala aba China gyebakolamu emirimu gyabwe wano mu ggwanga.
Kiddiridde akakiiko kano okukizuula nti abachina bangi abakola obulimu limu ate obwandikoleddwa bannansi.