Ekiggunda Kya Simba Kuggundidde Wakiso

0
2474

Ekivvulu kya buli mwaka ekya Radio Ssimba ekimanyiddwa nga ekiggunda ky’omwaka kiyindidde Kavumba wakati mu kusagambiza.
Ekiggunda ky’omwaka guno radio Ssimba mwejjuukiridde emyaka 18 bukya Radio Simba egenda ku mpewo
Okusinziira ku mwogezi wa Radio Simba JJ Semanda agamba omulundi guno baayagadde okugenda mu bitundu ebyewalako okusaasaanya leediyo eno.