Baguma Alya Butaala, Yeeyimiriddwa

0
1193

Kkooti enkulu mu Kampala ekkirizza eyali akulira poliisi ya CPS Aaron Baguma okweyimirirwa oluvannyuma lwokumala ennaku munaana nga ali ku alimanda e Kigo
Baguma yasabye yeeyimirirwe olunaku lw’eggulo ngagamba nti alina amaka nga tasobola kudduka ate ngalina n’abaana ab’okulabirira ate nga era ofiisa wa poliisi ateekeddwa okugoberera n’okukuuma amateeka kale nga kyakulabirako eri abantu abalala.