Micho Enduulu Azikubidde mu FIFA

0
1163

Omutendesi wa tiimu y’eggwannga Micho asasulwa doola z’America 12,000 nga bwebukadde nga 40 obwasiringi za Uganda Buli mwezi. Wabula FUFA si nambulukufu ku kasiimo omutendesi kafuna ku buli mupiira ogwa u tiimu ye ggwanga.
Micho olutalo lw’okubanja alutute ku mukutu mugatta bantu ogwa twitter kwasindidde ennaku ye n’afukumulira FUFA ebigambo nga abalangira obulyake ‘nobutasiima.
Micho ono era kigambibwa nti yeekubidde dda n’omulanga eri ekibiina ekitwala omupiira munsi yonna ki FIFA era nebamwanukula

TagsMicho