Amagye Gaagala Nnyonyi Zaago Ezaagwa

0
1003

Eggye ly’eggwanga erya UPDF lyekubidde enduulu mu paalimenti nga lyagala paalimenti eyingire mu nsonga za UN okubaliyirira ennyonyi zabwe ezaagwa e Kenya mu 2012.
Ennyonyi 2 nnamba zaali zoolekera Somalia ku mulimu ogw’okukuuma emirembe, wabula zaagwa ku lusozi Kenya n’abajaasi 7 ne bafiiramu.
Omuduumizi wa UPDF Gen Katumba Wamala agambye nti ekibiina ky’amawanga amagatte bafubye okukinyeenya naye kikyeremye.