Minisita Alabudde SACCO ku Magoba Amangi

0
1152

Minisita avunanyizibwa ku by’okuwola ensimbi Kyeyune Haruna Kasolo alabudde bu bbanka obutono bukomye okuwola abantu ba wansi ku magoba amangi.
MInisita agambye nti bu bbanka obwo tebulina kusussa magoba ag’ebitundu 20%, olw’okusikiriza abantu beewole, beekulaakulanye.

TagsSACCO