Abaayonoonerwa Ebintu e Kafumbe Mukasa Tebannayiririrwa

0
1141

Abasubuzi bebagobaganya nga bamenye akatale ka Kaveda ne umoja ku kafumbe mukasa bavuddeyo nebalaga obutali bumativu bwabwe nga bagamba nti tebasasulwa sente z’ebintu byaabwe abyafila mu mukumenya akatale kano. Bano bagamba nti bafiirwa buwanana naye nokutuuka olwaleero bali mukwemagaza nga nekisinga okubaluma nti mpaawo yali avuddeyo kubazaamu suubi ate nga negyabatwalira wa buseere.