Ababaka Bakubye Ebituli mu Kiragiro Kya Sipiika

0
1120

Ababaka nga ba puliida bakubye ebituli mu kiragiro kya sipiika Rebecca Kadaga eky’okuyita bannamawulire mu kakiiko ka paalimenti akakwasisa empisa babitebye oluvannyuma lw’okuwandiika Sipiika byayita ebikyamu ku ssiga lyakulembera.
Ababaka bagamba nti enjuyi zombie zirina kukwatagana nga tewali nsonga lwaki wabaawo okusika omuguwa.
Moses Walugembe atusakira aga paalimenti abaddeyo