Abakristaayo Baggadde Ekkanisa e Lukuli

0
952

Nnabe agudde mu kkanisa Abakulisitaayo ba St.Steven church e Lukuli Nangada ,bwebasibyewo ekkanisa yaabwe nga baagala okubannyonnyola ekyavuddeko bakama baabwe okusindikiriza omukulembeze wabwe.
Abakulisitaayo bagamba tebagenda kuggula kkanisa eno okuggyako nga sabandikoni wabwe Elija h Kyobe gwababadde baakamala naye emyezi omunana akomezeddwawo.