Wuuno Owa Diguli Ateegomba Okutuula mu Woofiisi

0
948

Bulijjo abantu bwe baba basoma baba n’ebirooto bingi ku kyebaagala okuba nga bavudde mu ssomero. Abasinga batandikirawo okunoonya emirimu nga tebannava mu matendekero basobole okwefunira ku nsimbi. Naye William Mukwaya olwamala okukuguka mu kubumba ku Ssettendekero e Makerere, teyatawaana kunoonya mirimu, wabula okufumiitiriza butya bwayinza okutandiika okwekozesa