Obwavu Mubusindiikiriza Banka Y'ensi Yonna

0
1227

Waliwo alipoota efulumiziddwa bbanka y’ensi yonna ng’eraga nti bannayuganda bakoze kinene nnyo mu kusindiikiriza obwavu. Alipoota eno ekyaali envannyuma yatunuulira nnyo abantu bwebakyuse mu kulwanyisa obwavu wakati w’omwaka gwa 2006 ne 2013.