Abatwala Abasoma mu Loogi Mufudde

0
969

Poliisi ya Uganda yerayiridde okufafagana nebananyini loogi ba sedduvu tto gyebatwala abaana abatanaba kwetuuka n’okusingira ddala abaana b’amasomero.
Poliisi ekakasa nti kumulundi guno atutte omwana mu loogi ne nanyini kifo tebalina gwebajja kutaliza.Weviriddeyo ng’amasomero agasinga obungi olunaku olw’enkya gagenda kuba kuba gagulawo olusoma lwa taamu eyokusatu.