Aba Badminton Beekokkola Ebisaawe Ebibi

0
562

Abazannyi ba Badminton b’ekubide omulanga nga bagamba nti ebbula lyebisaawe mwebazanyira kigenda kukosa ebitone ebiyitirivu ebiri mu ggwanga.
Bano bagamba nti e ggwanga Uganda lyona lirina ebisaawe bitaano kyoka nga nabyo okubitukako lutalo.
Bino babyogerede ku Lugogo Indoor stadium gyebali mu mpaka za Tamil Sangam ezigenda mumaaso nga zetabidwamu n’abanKenya nga zakukomekerezebwa lunaku lwankya.