Abaali Ababaka Abasoba mu 1000 Bawereddwa Emidaali

0
533

Abaaliko ababaka mu paalimenti ezizze zibaawo abasoba mu 1000 olwaleero basiimiddwa olw’ettoffaaali lye batadde ku kuzimba Uganda.
Bano babambaziddwa emidaali ku mukolo ogubadde ku Serena Hotel mu Kampala, era president Museveni asuubizza obutabeerabira, n’okubadduukiriranga mu mbeera zonna.