Abaana Abazza Egya Naggomola Basalirwa Nkya

0
594

Oluvannyuma lw’okyusa mu tteeka erivunaana abaana abatanneetuuka, wiiki ejja kkooti enkulu lwegenda okutyemulira abaana mwenda abakkirizza nti ddala bazza emisango egya naggomola.
Mu misango egibavunaanibwa mulimu okutta abantu, okutunuza bato bannaabwe mu mbuga za sitaani n’okukaka abakazi omukwano.