Ababaka Babiri Aba NRM Banaandudwayo mu Paalimenti

0
997

Kkooti enkulu e Masaka olwaleero egobye ababaka 2 mu paalimenti, omu ogumumezza gwa kubba bululu omulala bamulanze butasoma.
Abagobeddwa mu paalimenti ye Amos Mandela abadde akiikirira Buyamba ng’ono bamulumiriza nti teyasoma, ne Juliet Kinyamatama abadde omubaka omukyala owa district y’e Rakai gwe bagamba nti yabba obululu.
Kkooti y’e Masaka bwetyo ewumbyewumbyeko okuwozesa emisango gy’ebyokulonda mu bbendobendo ly’e Masaka.

TagsNRM