Ababaka Bafuuse Kireerese – Oulanyah

0
608

Amyuka sipiika wa paalimenti, Jacob Oulnaya munyiivu nnyo olwa gavumenti okulwaawo okuletera paalamenti emirimo ekintu ekireetedde ababaka okulabika nga bakireereesi ku paalamenti y’eggwanga. Ate ababaka ba palamenti okuva mu district empya enya, bakubye ebilayiiro byabwe okukiikirilr abantu ababolonda mu paalamenti eno eye 10.