Ababbi Matemwetemye Ssemaka Lwa Ssente

0
823

Abatuuze be Masajja wowulira bino nga basula bakukunadde n’okusinga ku lumonde mu bikata oluvanyuma lw’obubbi n’obuttemu okweyongera mu kitundu kyabwe.
Kino kidiridde abazigu okukakana ku batuuze banabwe nebabatematema ebiso ebyabuze okubatta saako nokubanyaga.