Abachina Ababadde Bakwata Abakazi Bakwatiddwa

0
625

Abachina 15 ku kkolero ly’engooye erya Sun Belt bakwatiddwa olwaleero bwebasangiddwa nga bakakalabizza emirimu gyaabwe mu Uganda nga tebalina lukusa ate nga batulugunya abantu be bakozesa.
Bano olulabye abobujyinza buli omu nafuna weyekukuma kyokka babakukunuddeyo nebatwalibwa ku police batandike okunonyerezebwawo. Bino bibadde Walukuba mu district y’eJinja