Abachina Baddembe Okwetaayizza mu Kampala – Oryem

0
638

Minisita w’ensonga z’ebweru Okello Oryem abaggoredde abayigganya Achina abezizza obulimu bwa Bannayuganda obutontono n’abagamba nti babaleke bakole emirimu gyabwe.
Oryem ategeezezza NBS nti Bannayugnda bangi abakola obulimu obutonotono e China nga tewali abakuba ku mukono nga okukwata Abachina abakola kyekimu wano mu Uganda tekiba kyabwenkanya.