Abagayaavu Kubulungibwansi Mwerinde, Mutabaazi Ajja

0
922

Sentebe wekibiina ekigatta ba ssentebe ba disitulikiti zonna mu Uganda era nga ono ye ssentebe wa disitulikiti ye Lwengo eyayatikirira ennyo mukisanja ekyaggwa olwekuwewenyula ba ssemugayaavu emboko Goerge Mutabazi alabudde ba ssentebe bakulembera nga bwebagenda okuggwa kukibambulira singa banalemwa okussa munkola ebiteeso ebiyisibwa ekibiina ekibagatta kyakulembera.
Ono agambye nti kawefube agenda ku mutandikira kun kola ya Bulinjibwansi gyayagala okulaba nga enyikira mubuli disitulikiti era nasaba gavumenti okuvaayo ebawagire.