Abakulembeze e Mbarara Bawadde Amateeka Amakakalira

0
953

Olukiiko olufuga municipali ye Mbarara lutaddewo amateeka amakakali ku kikwatagana nokukuuma obuyonjo nga anasangibwa ng’amala amansamansa kasasiro kajja mujutuka. Bano era bataddewo n’olunaku lwokuna buli sabbiiti abantu bona balina kuba mu bulungi bwansi nga bayona ekibuga.