Abakungu Bafeeserezza mu Paalimenti

0
556

Abakungu ba ministry ya gavumenti ez’ebitundu batuuyanidde mu paalimenti, bwe babadde bakunyizibwa ababaka abatuula ku kakiiko akalondoola ensimbi y’omuwi w’omusolo ku vvulugu w’ebyensimbi ali mu ministry eyo.
Ababaka ekibaggye enviiri ku mutwe kwe kukitegeera nti ministry ya gavumenti ez’ebitundu mu myaka 7 egiyise tebadde na muteesiteesi omukulu (Permanent Secretary), ate n’abakozi tebakakasibwanga ku mulimu ebbanga eryo lyonna

More News