Abakungubazi Bookyeza Nnyumba Ly'omutuuze Lwa Ddogo

0
1040

Poliisi yezoobye n’abakungubazi ku kyalo Kyabakuza e Masaka nga ebakugira okusaanyawo amaka n’ebintu byamu, abatuuze bwebeecwacwanye nga balumiriza nti muka ssemaka eyajja mu maka yeyaloze omwana gweyasangawo gwebabadde bava okuziika.