Abalamazi Abafumbo Bazzizzza Bujja Endagaano

0
543

Buli muntu yena yandyagadde okugatibwa oba okuwowebwa n’omwagalwa we mu kifo eky’enkizo mu ddiini ye, naye sikyangu okutukako, wabula wabaawo banamukisa abakitukako, leero mu kibuga Canath mu Israel banayuganda abalamazi babuganye essanyu bwebakubidde ebirayiro mu kifo Yesu weyetabirako ku Mbaga, Moses Walugembe alina ebikira ku bino.