Abalimi Baamajaani Beekalakaasizza e Kabale

0
538

Abakola ogw’okulima amajani e Kabale bavudde mu mbeera nebakalakasa nga bawakanya ekya Minister avunanyizibwa kubya mayumba okulemesa ekyokubasasula. Bano bagamba nti kirabika minister alina byeyononyeza naye betegefu okufafagana naye kuba nabo basaamu ezaabwe nyingi.