Abalina Akawuka ka Mukenenya e Jinja Bayomba

0
1114

Wadde nga Gavumenti ekoze kinene nnyo okulwanyisa omuze ogw’okusosola abantu abalina akawuka ka mukenenya, mu bitundu ebimu bakyasosolwa okufa obufi. E jinja ebibiina ebiwola ensimbi kyezira kumanya nti omuntu alina akawuka, bamugoba bwebamulangira nti agenda kufa tebayinza mwononerako zabwe. Kakati bagala ebitongole nga Taso biwebwe ensimbi basobole okuwola abalina akawuka, kuba nabo bantu ng’abalala.

TagsHIV