Abalwanirira Eddembe Ly'ebisolo Bakukkulumye

0
532

Abalwanirizi b’eddembe ly’ebisolo wano mu Uganda bagamba nti bagenda kufafagana ne Poliisi nga bagiranga kukira bisolo bikozesebwa mu kwekalakasa nebalyoka babitulugunya okufa obufi, nga bakirako abagamba nti nabyo biba byekalakasa songa bikozesebwa bukozesebwa.
Bano okuva mu mbeera kigoberedde amawulire agalagiddwa abavubuuka mu mukago ogwa Jobless Brotherhood bwebasudde obufukuzi ku Palamenti, olwo ofiisa omu essungu lyona nalimalira ku bufukuzi nga bano bagamba nti kyeyakoze kikyamu era alina okukangavulwa.