Abasiraamu Bakubiriziddwa Okuzaala

0
631

Ku muzikiti gw’e Wandegeya, Imam Kasozi akuliddemu swalah, akubirizza Abaanadaamu bazaale abaana mu bungi, kubanga emirembe egijja gyolekedde ebisomooza bingi.
Imam Kasozi agamba nti omulembe guno gwonoonese nnyo, n’abagwenyufu abalowooleza mu bufumbo bw’abantu ab’ekikula ekimu beeyongedde, n’ekyo okubalwanyisa abakkiriza balina kuzaala.
Wabula ajjukizza abazadde obuvunanyizibwa obw’okulabirira abaana n’okubasomesa.

TagsEid