Abasiraamu Basiibye Bagula Bisolo Bya Idi

0
561

Kabadde kayisannyo kenyini mu kisenyi webakazaako eryo kimeme, ngeno abasiraamu balabiddwako nga betegekera Idd Adhuha era bo abatunda embuzi, entuuyo babadde bazisaza bibatu, anti nga batunda okufa obufi, omusasi waffe atuseeko mu kifo kino.