Abasiraamu Muve mu Kweraguza – Seeka Kalumba

0
963

Yo ku muzikiti gwa Kawempe Mbogo abaddu ba Allah bajjukiziddwa okuzuukusa okukkiriza kwabwe, era beetukuze mu maaso ga Allah nannyini buyinza.
Sheik Adnan KKulumba mu kkutuba ye, agugumbudde nnyo Abayisiraamu abavudde ku Katonda, olwo ne beeeyunira amasabo nga balowooza nti gye banaggya obuyambi.
Ajjukiza abakkiriza empagi ey’obumu, bagikuume butiribiri.