Abasoma mu Luwummula Bacoomedde KCCA

0
590

Ekitongole ekikulembera ekibuga Kampala ekya KCCA kikedde kukola kikwekweto mwekiyooledde abasomesa abasomesa abaana mu luwummula.
Mu bakwatiddwa mubaddemu aba Kabojja Junior primary School ne sister Miriam duggan e kamwokya abayizi ne babasoya ebibuuzo. Eno basanzeeyo abayizi abasoba mu 300 ababadde basasula nga 15,000 buli lunaku okusomesebwa mu luwummula.